Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Twina Herbert
Twina Herbert
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Twina Herbert
Twina Herbert
Songwriter

Lyrics

Thank you baba Thank you Neewuunya okwagala kwo nze Okwagala nga kungi gyendi Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo By'okoze olw'erinnya lyange Kakubo kaaliwo akadduka omusaalaba Wakalaba naye tewakakwata Nzijukira lwe wakaaba ng'olabye ako akakubo Era tewakakwata N'okkunakkuna ng'endiga mpolampola Sso ng'ogenda mu lufula Yadde ekiso wakiraba tewayimirira Yadde watya wasigala otambula Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo By'okoze olw'erinnya lyange Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo Ne nzijukira Ddala ani atajjukira? (ani oyo?) Ani oyo atasinza? (labayo) Nze siriyinza kumwerabira (taata, taata) Ennaku, zange zonna (ddala ani?) Ddala ani atajjukira? (ooh) Ani oyo atasinza? Nze siriyinza kumwerabira (taata, taata) Ennaku, zange zonna Neewuunya okwagala kwo nze Okwagala nga kungi gyendi Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo By'okoze olw'erinnya lyange Kakubo kaaliwo akadduka omusaalaba Wakalaba naye tewakakwata Nzijukira lwe wakaaba ng'olabye ako akakubo Era tewakakwata N'okkunakkuna ng'endiga mpolampola Sso ng'ogenda mu lufula Yadde ekiso wakiraba tewayimirira Yadde watya wasigala otambula Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo By'okoze olw'erinnya lyange Bwe ntuula ne ndowooza kw'ebyo Ne nzijukira Ddala ani atajjukira? (ani oyo?) Ani oyo atasinza? (ani, nze siriyinza) Nze siriyinza kumwerabira (na na na na, ddala ani?) Ennaku, zange zonna (ddala ani?) Ddala ani atajjukira? (ani, ani oyo?) Ani oyo atasinza? (abange) Nze siriyinza kumwerabira (nedda bambi) Ennaku, zange zonna (hmmm) Ooh Ooh, eeh Siryerabira Siryerabira Mukwano gwange ono Siryerabira Bye yakola ku lwange Siryerabira Abange, siryerabira Siryerabira Laba, nze siryerabira Siryerabira Omusaayi gwe wayiwa Siryerabira Gwayiika ku lwange Siryerabira Saddaaka gye wakola taata Siryerabira Wagikola ku lwange Siryerabira Abange, siryerabira Siryerabira Siryerabira bambi Siryerabira N'oswala, swala swala... Siryerabira Nnyambale ebitiibwa Siryerabira Kibooko ze wakubwa eyo Siryerabira Zimponya taata, Siryerabira Zimponya, abange Siryerabira Siryerabira Siryerabira Wakkiriza ofe Siryerabira Nze nfune obulamu taata Siryerabira Nafuuka mwana Siryerabira Oli taata, nafuuka mwana Siryerabira Nebwendiba nga nkuze bambi Siryerabira Olibeera taata Siryerabira Siryerabira Siryerabira Oooh Siryerabira
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out