Lyrics

He he he Ondi muli mu misuwa Brian Beats Wuluuluuluulu Tonzitira mu miguwa A Brian Beats wamma kuba engoma eno Buli ammatira njagala emutuukeko eyo Ndaba ku ki, ndaba ku ki omukwano mungi Owomukwano wadde abalungi bangi yegwe Nze nanti ku gwe ngiwawo omubiri How do you really know the meaning of love? Yegwe, ntunda ebyange ne nkuwa omutete You know the feeling when you're crazy in love You fit me like a glove, you hold me like a child When you're not around, everything falls apart Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Kiriza, kiriza (eh) Kiriza nze nawe batugatte Kiriza (kiriza) Kiriza (kiriza) Kiriza nze nawe batugatte Onyirira olinga katiko kabala (eh) Nsingo biseera nobumwa obumyufu (eh) Ndaga wo lumwa, nsiigewo akazigo (eh) Waliyo obubina, nga tebukubwa miggo (eh) Ebyo bye muwoza amazina gaamulema (eeh-eh) Gw'ogumenyeka ne ex nabutuka (eh-eeh) Bajjanga beetema obugagga ne ngana Gwe kyompadde kigulwa nsimbi Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Kiriza, kiriza (eh) Kiriza nze nawe batugatte Kiriza (kiriza) Kiriza (kiriza) Kiriza nze nawe batugatte Njagala kwambala mpeta munnange ondaba (eh) Bulamu bunyuma nga bambi ondi wano ku near (eh) My sweet dear ku gwe kwe nalabira enjuba (eh) Dala yegwe ka umbrella kange mu nkuba (eh) I am your husband (yes) You are my wifey (yes) Bambi mukwano tonta-nga Let my kingdom, be your kingdom Gabeere masanyu gokka, girl The only one that knows my story The one that catches me when am falling I cant let you down, and I'll go anywhere that you go Mwana munnange, mwana munnange nga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Mwana munnange, mwana munnange ga nkwagala nnyo (ondi muli mu misuwa) Mwana munnange, mwana munnange sembera ndabeko (tonzitira mu miguwa) Kama Ivien (ondi muli mu misuwa) Pallaso Music (Herbert Skillz) Eh eh (tonzitira mu miguwa)
Writer(s): Pius Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
Get up to 2 months free of Apple Music
instagramSharePathic_arrow_out