Lyrics

Mba n'essanyu, bwemba nawe Mba n'emirembe N'ebinuma, bw'oba wendi Bibeera bigwaawo Olimu edagala lyange Gwe bulamu bwange Lwolinkyaawa ah ah, siriwona Ah ah ah, essanyu lye nali nonya lyona Ah ah ah, nalifuna amazima Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? Oba nkuweki, baby nkuweki? Nkuweki munange? Kano akayimba k'omukwano kako Kava eno ku meeme Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye Kirinuma bwolida eyo, n'otija n'abalala Noleka nze, gwewalya omutima Buli kamu akange ne nkuwa N'emikwano ne njikyawa Buli eyakwogerako ebikyaamu ne mmuta Wakiri omulala n'ataba gwe! Gwenasiima nti, nakusiima Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? Oba nkuweki, baby nkuweki? Nkuweki munange? Kano akayimba k'omukwano kako Kava eno ku meeme Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye Sikwagala lwakuba sente, siri kwebyo Siringa abo, nz'omutima kyegunoonya laavu Ezo sente! Bwetuba tufunye, kirungi ne twesanyusa (sente) Bweziba zibuze, nga tuguma ngatubawo Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? Oba nkuweki, baby nkuweki? Nkuweki munange? Kano akayimba k'omukwano kako Kava eno ku meeme Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye Ngumya! Ngumya nti omutimagwo era tegulikyuka Njagala! Nga nze bwenkwagala okukira abalala Ngumya, ngumya, nsuuta Njagala, matiira, nkimanye Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? (Nkutekewa?) Oba nkuweki, baby nkuweki? (Nze nkuweki, baby nkuweki?) Nkuweki munange? (Eeh) Kano akayimba k'omukwano kako (kano akayimba k'omukwano kako) Kava eno ku meeme (nze mpulira nfiirawo) Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye (nkwagala) Kati nkutekewa ab'efitina ennyingi gyebatalaba? (Nkutekewa?) Oba nkuweki, baby nkuweki? (Nze nkuweki, nkuweki baby?) Nkuweki munange? (Nkuweki?) Kano akayimba k'omukwano kako (kano akayimba k'omukwano kako) Kava eno ku meeme Nkwagala okusinga ensi kwendi, honey kimanye
Lyrics powered by www.musixmatch.com
Get up to 2 months free of Apple Music
instagramSharePathic_arrow_out