Lyrics

Ab'emikwano mulaba mutya, Anti omwana takuzibwa omu bambi Ffe batulawana Nga bamuliirwana Bwo lwawo okuyiisa be bamuwa ku kyayi Enjala eruma omutto, ekulogyesa emitanaju olabe kuki bungu Anti na massanyu ga maama Buli azaala omwana bwaseeka, offuna ku ka mwenyu Kati okwewala enjala mummy bwaba tanajiisa olya ku mapeera Mwe mutulaba kutiiba ebituyambaako okukula bambi by'ebingi Kati nange njagala okusiima enyo Abanyambaako okukula bambi Eh kubanga nkuze(kubanga nkuze) Era awo kale(era awo kala) Abanyambaako mwebale Anti omwana takuzibwa omu Nange nkuze. Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abayambaako maama wange Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abanyambaako mwebale Anti omwana takuzibwa omu Nange nkuze. Bibeera bingi bingi ko maama ebimuyambaako okukuza omwana Nga wadde okuzala kutuyana naye Ate okuza okubeera kusiitana nyo Nange kati mu kasera kano nffunye Omukisa kansiime abanjola Gomesi ya maama eya jimbiika nga buli kiiro nyge bbaza Ente yawaka ku mmaata n'omuzigo teyanjuza nga, ke kanyiriiro Embwa ye waka yaliwo bambi ku kya "security" okugoba aba nimissa Nzijukira aka kokko akalimu obuyenje Nga na maggi ka bbiika ganjuba bbiiri, Nga buli lwe n'elwaaza maama na nsikira n'edya bambi (Obutto nga bunyuma) Taata wange ate yye Taata wange ate yye Yali kanyama wange nyo nga buli anyiiza n'emulopera nga gamba njakumukuba Kati ate twalina omukadde wo ku kyalo, Ng'alina olugambo olutagambiika Oyo wabula yandoopa yanyabaako Onkukuza empiisa yebale Nga alopera taata nti lwaki muwala wo mumakubo tabuuza bantu Oyo wabula nyamba (yebale) Nga wadde yali yankeeta(yankuza) Era gano amavivi mukufukamira galinayo ekiffo wabula mmwantendeeka Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abayambaako maama wange Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abanyambaako mwebale Anti omwana takuzibwa omu Nange nkuze. Nzijukira akayembe ke twanoga nga Nga tuva ku ssomero olwe gulo gulo Tamu ku Tamu nga tekatutenguwa Kkussa n'emikwano gyange Ntumira ne maama wa maama wange Nze oyo mweyitira lya jjajja wange Mikiisa ye yalunga nti mu kyogero sanaba ku buza Yanoga lweeza lyoka kwosa n'enamirembe nze emirimu jimpodeere Ate ssenga gwe singa wali musajja singa nsitaana "Uncle" wange omuzze gwo kufuuka kubuliri gwe yegwe wa gungaana "Classmates" wange jukiramu sweet, namungodi gwe wansunira ngnga Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abayambaako maama wange Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abanyambaako mwebale Anti omwana takuzibwa omu Nange nkuze. Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abayambaako maama wange Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza Era awo kale(era awo kala) Kati labayo nange nkuze Bambi abanyambaako mwebale Anti omwana takuzibwa omu Nange nkuze.
Writer(s): Maureen Nantume Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out