Music Video

Nkwagala nyo by Irene Namubiru (ugmix pakalast!!)
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

COMPOSITION & LYRICS
Irene Gladys Namubiru
Irene Gladys Namubiru
Songwriter

Lyrics

Oh ooh Oh-oh oh Uh-uh uh Uh ah, uh-uh ah (Hmm, oh) Waliwo kyempulira muli Simanyi nabwentandika, ku kinyonyola Kuba okuva olunaku bambi lwe nakulaba Ensi n'ekyuuka, obudde obukya buziba Bwonna sikyabulaba ndi ku gwe Ninga atalabaangako, onkubira essimu ne nkyamuka ne'mbuuka Eddoboozi lyo linsigala matu, amaanyi gampedde (amaanyi gampedde) Nkwagala nnyo nze Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi Buli lwe nkulaba, omutima gwange gukubira kumukumu, eh-eh eh Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale Omazemu nnyo bambi Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze) Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi Buli lwe nkulaba, omutima, gunkubira kumukumu, eh-eh eh (kubira kumukumu) Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale Omazemu nnyo bambi Embeerazo bambi, zanfuukira kikemo labayo Buli kyokola, eno munange gyendi mba nnyumirwa (mba nnyumirwa) Sikirabangako kino, omusajja atalina kamogo Nze kugwe sitya na kuvuganya Nkwegomba nnyo, onsanyusa nnyo bambi Nkulowooza buli lwe ndowooza ku mukwano Eh ih eh, mpulira nkufa (nkufa!) Obulwadde bw'omukwano! Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze) Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi Buli lwe nkulaba, omutima gwange gukubira kumukumu, eh-eh eh (gukubira kumukumu) Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale Omazemu nnyo bambi Nkwagala nnyo nze (nkwagala nnyo nze) Kale mazima mpulira omukwano gunsuseeko bambi Buli lwe nkulaba, omutima, gunkubira kumukumu, eh-eh eh (kubira kumukumu) Olusonyisonyi, lwesalina nze lunziingako nzenna ne mbeera ng'omwaana Simanyi nti oba ndikumanyiiza maaso kale Omazemu nnyo bambi Eeh, hey yeah Hey yeah Eh-eh eh, hey yeah Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubere babiri (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Okwagala nze kunemye okupima kumenye omutima (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Gyoliba, gyoli kimanye (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Wolinetaga, ndiba nkuliinze (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Oli mulungi, mu balungi! (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Ebirowoozo bibeera bingi njagala tubere babiri (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Okwagala nze kunemye okupima kumenye omutima (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Gyoliba, gyoli kimanye (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Bwolinetaga, ndiba nkuliinze (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Hey eh eh, uh uh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Ah uh, ah uh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Oh-oh oh, mukwano, eh ih eh-eh (wankulira bulungi nange kugwe kwe nfiira) Nkwagala, nkwagala nnyo
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out