Lyrics

Red Zone Sama Sojah Yeah Leero ke nkusanze Ensonga eyannuma edda kaŋŋume nkugambe, ah Aah nina ensonyi omanyi nkutya Kyokka omutima oguwambye N'onzisa nnyala ku kandooya Mikono bigere obituzze (obituzze) Ng'ate oli mumbejja Tolina kukambuwalirwa nti oba nkusooze, hmmm Yabajjibwa mu ki anyumyako naawe? Naddala mukwano gwo asekako nnyo naawe Akyala n'ewuwo alyako naawe eeh eh, hmmm Nze n'omala ommanya mba munno nange Abakukwatako mbalyawo naawe Kano akateeteeyi ko katunge nange eeh eh Kati nterekera omutima gwange Nterekera Nterekera nterekera Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira Nterekera omutima gwange Nterekera (hmmm) Nterekera nterekera Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira No,bye nkugamba ssigereesa, ah Zino engalo zirikunyweza, ah Guno omutwe guli buyiiya Obuyimba obukuwaana bu capella, ah Bye nkugamba ssigereesa, no Zino engalo zirikunyweza, ah Guno omutwe guli buyiiya (yo) Obuyimba obukuwaana bu capella Nti nterekera omutima gwange Nterekera (maama) Nterekera nterekera (taata) Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira Nterekera omutima gwange Nterekera (hmmm) Nterekera nterekera Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira No, bye nkugamba ssigereesa, ah Zino engalo zirikunyweza, ah Guno omutwe guli buyiiya Obuyimba obukuwaana bu capella, ah Bye nkugamba ssigereesa, no Zino engalo zirikunyweza, ah Guno omutwe guli buyiiya Obuyimba obukuwaana bu capella Nti nterekera omutima gwange Nterekera Nterekera nterekera Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira Nterekera omutima gwange Nterekera (hmmm) Nterekera nterekera Nkuumira ebintu byange Nkuumira (ndi eno) Nkuumira nkuumira
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out